King Saha – Golola Ekkubo Lyrics

“King Saha – Golola Ekkubo Lyrics”

Ee ee eh ya
Nkukwasiza obulamu bwange
Hmm.. gw’omanyi obunafu bwange
Ndi ku lujji lwange
Mbuyaana bwenge*
Ninze gwe Katonda wange
Ruhanga wange

Allah wange gw’omanyi amajja gange
N’amagenda gange
Gwamanyi ebintu byange
Nkwasa n’abantu bange
Gwamanyi ebyaama byaffe
Nebintu byaffe
Tugololere amakubo gaffe

Golola ekubo, golola ekubo
Golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo
Golola ekkubo oh
Gula ekubo, gula ekubo ssebo
Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo oh
Gula ekkubo oo oh

Eh, aa
Wayogera kigambo
Nenfuuka omuntu
Eei, aa
Sirikuvaamu, si muzanyo
Siryekyuusa, ee he
Nkimanyi nti osobola
Teri kikulema osobola
Oli wamanyi osobola
Gula ekkubo osobola

ALSO READ:  [LYRICS] Darlington Ezekiel – Extravagant Love

Golola ekubo, golola ekubo
Golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo
Gula ekubo, gula ekubo ssebo
Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo oh
Gula ekkubo oo oh

Nkimanyi nti osobola
Teri kikulema osobola
Oli wamanyi osobola
Gula ekkubo osobola
Nkimanyi nti osobola
Teri kikulema osobola
Oh oo osobola
Uuh, mukama osobola

SUBMIT OR CORRECT LYRICS King Saha – Golola Ekkubo Lyrics