[LYRICS] Chosen Becky – Jangu

“Jangu Lyrics BY Chosen Becky”

[Chorus] Ndajana lajana
Mukwano nyamba
Jangu ko ewange
Wotojja mpulira nga nfa
Omutima gwesika
Nentuyana
Nsika sika sika
Olinga agamba nti nfe

[Verse 1] Nevuddemu, kanjatule ekinuma ku mwoyo
Abange andajanya yooyo
Buli watambula nkutuka pata
Mumutwe nenjiwa data
Kyanagwe naawe onzita
Kwata kwata tonta
Nzuno taata ngatta
Naawe tonetolooza nswala
Nteesa, kiriza twagalane
Darling tukumagane
Nze naawe, gwe nange
Tuwangaale
Yegwe gwe nasiima
Mutima gwe nakuuma
Era, manye

[Chorus] Ndajana lajana
Mukwano nyamba
Jangu ko ewange
Wotojja mpulira nga nfa
Omutima gwesika
Nentuyana
Nsika sika sika
Olinga agamba nti nfe

[Verse 2] Baby kakkana nkubuulire
Leero ka nkwanjulire
Kiriza nkujjulire
Bye nafumbye binogo
Omutima ogukubye ekyuma
Ondese sirina akuuma
Mpedde, mpedde
Woowe maama
I wanna be there with you
Come on and stay with me
Yes am gonna love you
Jangu, eka
Tubeereyo ekka
Nze manyi nga ndi naawe
Ojja kumpeeka

[Chorus] Ndajana lajana
Mukwano nyamba
Jangu ko ewange
Wotojja mpulira nga nfa
Omutima gwesika
Nentuyana
Nsika sika sika
Olinga agamba nti nfe

[Outro] Here we go
Let me tell yeah
We dem bad in the area
Baby if you doubt I will clear
Gwe, tozanyisa Chosen Becky
Kayimba nkakukubidde
Kansubire kakoledde
Era nkulindiridde
Niko kiggale

ALSO READ:  [LYRICS] Naira Marley x Young Jonn - Mafo
SUBMIT OR CORRECT LYRICS