[LYRICS] Felista Di Superstar – Nawambye

“Nawambye Lyrics BY Felista Di Superstar”

Thirty Two
Muveeko
Waliwo akawala akeefuze ekibuga
Ba rapper kati bafunye situka
Abadde atudde kaakati situka
Ian Pro akikubye ne Felista
Bali tebansobola
Nawambye
Mu kyalo ne mu kibuga
Nawambye

E Bulaaya buli kibuga
Nawambye
Bano tebansobola
Nabawambye
Bali tebansobola
Nawambye
Mu kyalo ne mu kibuga
Nawambye
E Bulaaya buli kibuga
Nawambye
Bano tebansobola
Nabawambye
Baby girl owakabi ali mu kitundu
Abatamanyi kufumba muve mu kiyungu
Njogera Luganda, Lufaransa n’Oluzungu
Bakutte ku ttama bagamba mbu walaayi Mungu

ALSO READ:  [LYRICS] Elevation Worship - The Blessing

Tuli mu bire tubisana mpungu
Tukuba tudigizanga n’abazungu
Tulina obusungu bungi nga Maliyamungu
Rap zinsitudde kati mbonga n’abakungu
Ntambulira mu VIP nga mubaka Sewungu
Tuzina tuti tuzina tukka wansi
Osanyukangako bw’oba ng’okyali ku nsi
Buuka waggulu ate omale okke wansi
Physically t nga Muzeeyi Byansi
Ng’abasomesa mu holiday
Tusanyuse ng’abayizi ku Speech Day
Nze buli lukya ndujaguza nga birthday
Hajjat onyumidde Sharia ku Eid Day
Yo, Kibugga tombutula
Buuka naye okugulu tokukutula
Rap zivuga e Malaba ne Mutukula
Bateesi bange n’ekinugu kibanuguna
Yo, rap yenze
Lugaow yenze

ALSO READ:  [LYRICS] Courtney Marie Andrews – Burlap String

Omukiise wa ma rap mu constituency
Mugigi muto eno renaissance
Mu kaalo ka ma rap bampe residence
Wabula kano kano akawala mwana kazze
Omusika wa Tupac alabika azuuse
Felista the wise kid lyrically
Chocolate, sweetness lyrically
Werijje mpola kuba ndi physically
I defeat dem all lyrically
Magically mwana academically
East ppaka mu West

Nawambye
North ne mu South
Nawambye
Europe ne America
Nawambye
Eyo mu UAE
Nabawambye
Nawambye
Nawambye
Nawambye
Nabawambye

SUBMIT OR CORRECT LYRICS