[LYRICS] Fresh Daddy – Obuchupa

“Obuchupa Lyrics BY Fresh Daddy”

Obuchupa!
Amanya gange nze Mutabaazi Paulo
Taata wa Fresh Kid Uganda
Celeb Superstar
Nabasuubiza
Okubawa akayimba akalala
Kakano katuuse
Who Jah bless no man curse!
(A Bad Character)

[chorus] X2
Wano mu Uganda twewaamu
Tweberera mu bukyupa twewaamu
Ba na Uganda twewaamu
Tweberera mu bukyupa tukasukayo
Twewaamu, weewamu
Beewamu naawe weewamu

[verse 1] Fresh Daddy mumbulamu
Kisasi kimu nkugambye nze nsaza kimu
Bangi bakuba empawa
Bangi baasamasama
Bankuba obukyupa mbu kube sama
Ndi kyuma kya mudaaki ozanya n’omurussia
Mbakuba hit zijja na kubatta
Mukwano gwange Radio gwe wummula mirembe
Ntumiddeko oyo Pastor Bugembe
Nkuba zino eziri ku mulembe
Fresh Daddy siggwa ku mulembe
(Why a say? Bomboclat!)
Who Jah bless no man curse

[chorus] Wano mu Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa twewaamu
Ba na Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa tukasukayo
Twewaamu, weewamu
Beewamu naawe weewamu

[verse 2] Emisana tukola nyo
Kiro tuba tukyakala
Omuziki gulimu eddagala
Saagala kumanya saagala kupowa
Omuziki gulimu ekyama
Everybody eat money
Enjoy money
Drink your money
Chop your money
Gwe nyumirwa money
Mugabe ku money
Tulye ku money

[chorus] Wano mu Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa twewaamu
Ba na Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa tukasukayo
Twewaamu, weewamu
Beewamu naawe weewamu

[verse 3] Mu kidongo gwe ozanya n’amataala
Abeera azalawa amanya go kataala
Nonya ssente nabijjamu okuswaala
Banange mumpagire
Fresh Daddy mumbulamu
Kisasi kimu nkugambye nze nsaza kimu
Bangi bakuba empawa
Bangi baasamasama
Bankuba obuchupa mbu kube sama
Ndi kyuma kya mudaaki ozanya n’omurussia
Mbakuba hit zijja na kubatta

[chorus] Wano mu Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa twewaamu
Ba na Uganda twewaamu
Tweberera mu buchupa tukasukayo
Twewaamu, weewamu
Beewamu naawe weewamu
Obukyupa!

ALSO READ:  [LYRICS] ISK – Four
SUBMIT OR CORRECT LYRICS