[LYRICS] Judith Babirye – Buli Uzziah Affe

“Buli Uzziah Affe Lyrics BY Judith Babirye”

Buli Uzziah anekiise mu maaso
Yambala amanyi g’okufa
Mwana wa Mukama saawa ya lutalo
Yisaaya essuula ey’omukaaga
Olunyiriri olusooka
Mu mwaka Uzziah weyafa Kabaka

Nalaba Katonda ng’atudde
ku Namulondo ye waggulu
Buli Uzziah anekiise mu maaso
Yambala amanyi g’okufa
I saw the Lord sitting on His Throne
Highly lifted up

Mwana wa Mukama eno ye ssaawa
Ekimala gamba nti kimala
Buli Uzziah anekiise mu maaso
Yambala amanyi g’okufa
Ssaawa si ya maziga
Ssaawa ya lutalo

ALSO READ:  [LYRICS] Serge Beynaud – CPTCM

Buli Uzziah akwekiise mu maaso
Eno ye ssaawa ae
Eno ye ssaawa akuviire
Buli Uzziah anekiise mu maaso
Yambala amanyi g’okufa

SUBMIT OR CORRECT LYRICS