[LYRICS] Naira Ali – Fevers

“Fever Lyrics BY Naira Ali”

[intro] Oh Ooo Oh oo oh oooh
You’re my sweet melody
Oh Ooo Oh oo oh oooh

[verse 1] Singa
Omutima gwali gwogera
Gwalikugambye nti nsula nkulowozaako
Ekisenge mwensula
Kiba kuba nga kyogera kyalikugambye
Bwensula nkulogotana tana
Yo my pain yo my gain
You my sin you my good
Oli katabo
Nyumirwa nyo embozi zo
From beginning to the end
Oli tulo
Ng’oninye ku mutwe
Nga sebase sitereera
Eddobozi lyo
Linyonyogera matu
Nkunyumirwa nga sweet melody

[chorus] You give me fever
Manya nkwagala kufa nze nkulwala
You give me fever
Manya n’omukwano gwo nze gundwaza
You give me fever
Manya nkwagala kufa nze nkulwala
You give me fever
Manya n’omukwano gwo nze gundwaza

[verse 2] Ebyange byonna bibyo
Namikono gyo
Nebyensabise byonna jjula
Wetolereko
You’re the morning breeze
You’re the bright to the sunshine
You’re the twinkle to the star
The beam to the moonlight
Oli omu bwoti
Gw’ansanyalaza
Nga toli nange ku lugendo
Kalube oluyimba
Gwe bwoba tolunyumirwa
Nze nange bimbowa

[chorus] You give me fever
Manya nkwagala kufa nze nkulwala
You give me fever
Manya n’omukwano gwo nze gundwaza

ALSO READ:  [LYRICS] Brymo - Gambu
SUBMIT OR CORRECT LYRICS