[LYRICS] Rema Namakula – Lowoza Kunze

“Lowoza Kunze Lyrics By Rema Namakula”

Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Mazima olinga enjumba
Lwotoyaka olwo kikoome
Okwagala okulina kilabye
lwakuba ensonyi zezzakuyuzza

Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba

Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Abalala baleeke babi
Ndimulungi nemanyi
Obutono bwo sikikulu
Kasta enyindo ndalo
Ebyabalo nnina bingi darling
Ekyo okimanyi kyabulijjo
Oyagala nyambale ki loddi
Oba kittiri darling gamba
Bambi

ALSO READ:  [LYRICS] Chozen Blood - Sharp Shooter

Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba

Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Njagala obeere mu amagezi,
osubizzenga otukirize
Ekilala obeere mu amagezi,
oyagele nze okyawe abalala
Nsubira bilungi mugwe
Okusoka kana kawala
Ekilala kyenesunga mugwe
gwemukwano bambi ogwamazima

SUBMIT OR CORRECT LYRICS

You cannot copy but rather type the content of this page